Juliana Kanyomozi – Omwana Mp3 Download
Ugandan musician, actress, and entertainer, Juliana Kanyomozi unleashed a new song titled, Omwana. Itโs a captivating, mellow, and emotional song about a motherโs unconditional love for her children. The song features a beautiful chorus with Kanyomoziโs soothing voice and its message is one of love and hope.
., Download, Listen & Share..
Abโeyo kati mbuuza
Ali atya omwana?
Nalonda bulungi nnyo
Mmwe mulaba mutya owange?
Nessim Pan ProductionKati manya onfudde international
Owโe Uganda
Ogumye mu buwangwa nโennono
Nti tolinswaza
Nze nakwetimbatimba mu bulago
Nze wammala eeh
Ono ye nawangula lotto, mbasiibula
Love, wateekayo omusingo
Walaga toliimu birimbo
Osomose olutindo
Ppaka wano wetutuuse mu maasoAbโeyo kati mbuuza
Ali atya omwana?
Nalonda bulungi nnyo
Mmwe mulaba mutya owange?
Nโabeeno kati mbuuza
Ali atya omwana?
Munsiimeko abange
Nalonda nnyo omwanaNfunyeemu enjawulo entonotono
Bakuzaale kati mu maka muno
Ke kasana akaaka olweggulo
Akawungeezi nfune otulo
Ono owange kaduuka
Tebalamuza ate teri kutunda
Lwe nsobezza temuli kulimba
Olupapula lwo si mupiira
Eradde taata, ono yโempagi yange
Kirimulaala maama, ono ye muntu wange
Obuteebuuza kibi nnyoAbโeyo kati mbuuza
Ali atya omwana?
Nalonda bulungi nnyo
Mmwe mulaba mutya owange?
Nโabeeno kati mbuuza
Ali atya omwana?
Munsiimeko abange
Nalonda nnyo omwanaKati manya onfudde international
Owโe Uganda
Ogumye mu buwangwa nโennono
Nti tolinswaza
Nze nakwetimbatimba mu bulago
Nze wammala eeh
Ono ye nawangula lotto, mbasiibula
Love, wateekayo omusingo
Walaga toliimu birimbo
Osomose olutindo
Ppaka wano wetutuuse mu maasoAbโeyo kati mbuuza
Ali atya omwana?
Nalonda bulungi nnyo
Mmwe mulaba mutya owange?
Nโabeeno kati mbuuza
Ali atya omwana?
Munsiimeko abange
Nalonda nnyo omwanaMbasiibula, emirembe ngalo
Twekwate Holy Father, Father Father yo
Mbasiibula, emirembe ngalo
Twekwate Holy Father, atukuume yo
Mbasiibula, emirembe ngalo
Twekwate Holy Father, Father Father yo
Mbasiibula, emirembe ngalo
Twekwate Holy Father, atukuume yo
Content Tags
Download Omwana By Juliana Kanyomozi